Ali kimera
Ebimukwatako
Yazaalibwa ng'ennaku z'omwezi 4 omwezi ogwomusanvu omwaka gwa 1991. Aweza egy'obukulu 31
Yazaalibwa mu ggwanga lya Uganda
Ekifo ky'azannya; Mukuumi wa ggoolo.
Kiraabu gy'azannyira; Busoga United.
Ali Kimera munnayuganda omuzannyi w'omupiira ogw'ebigere omutendeke era azannya ng'omukuumi wa ggoolo owa Busoga United.[1][2]
Mu mwezi gwolubereberye mu mwaka gwa 2014, omutendesi Milutin Sedrojevic, yamuyita okwegatta ku ttiimu y'omupiira eya Uganda eya Uganda national football team mu mwaka gwa 2014 mu mpaka za African Nations Championship.[3][4] Ttiimu eno ekwata ekifo ekya kusatu ku mutendera gw'ebibinja mu mpaka zino oluvannyuma lw'okuwangula Burkina Faso, ne bagwa maliri ne Zimbabwe ate n'ewangulwa eggwanga lya Morocco.[5][6]
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://kawowo.com/2020/03/03/tezikya-penalty-drives-busoga-united-to-fourth-place-after-slim-win-over-kyetume/
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20140222144719/http://www.mtnfootball.com/africa/african-tournaments/chan/team-profiles/2014/uganda.html
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://archive.today/20140211135431/http://www.kawowo.com/index.php/football/16844/16844.html
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20140221213556/http://news.xinhuanet.com/english/sports/2014-01/05/c_133018954.htm