Boda-boda

On the way to the village

Boda-boda eyinza okuba nga yagaali oba ya [[pikipiki], edda wano mu Afirika omuntu eyavuga nga akagaali ka manyi gakifuba bamuyitanga bodaboda era wano mu Uganda ekigambo ekyo kisalibwa nga kiyitibwa Boda

ebyafaayo

[kyusa | edit source]

Mubuwangwa entambula ya boda-boda yemu ku ntambula mu Afirika esabaaza abantu n'ebintu ebyamaguzi era nga yatandikibwawo mu 1960 ne 1970 era nga ekyakola kinawadda ku nsalo ya bana Kenya ne ba na Uganda n'e bitundu ebirara.

Erinya boda-boda lyagunjibwawo oluvanyuma lw'obwetavu obwokusabaza abantu ku nsalo okubasomosa awataalinga biwandiiko biyite 'endaga muntu. Era enkola eno yatandikira mu maserengeta nga osala okudda mu town y'eBusia (Kenya/Uganda), awali ekitundu kya mayolo oku tuuka ku nsalo. Wano entambula eno yakula ku misinde nabwekityo ne kikopebwa ne kunsalo y'amambuka mu kibuga ky'eMalaba (Kenya). Era omuvuzi w'entambula eno yateranga oku wogana nti boda-boda gategeza abandiyagadde okumusomosa era ekyo kyabayamba nga okuwubisa abalala nga bali balowoza nti bano bali bawulira poda-poda ekyabanga kitegeza okuyambibwa ku ntambula eri mu Sierra Leone.

Typical seating arrangement

eggali mu kukola n'emirimu gyekola

[kyusa | edit source]

Mu Buyindi oba mu aba Cayina mu mbera waliwo egaali ya roadmaster era nga zino zikozesebwa mu mbera eyabulijjo okutika ebintu ku nimiro naye ekilowozo kyajja mpola nabwekityo netandika oku sabaza abantu n'ebyamaguzi. Kaleno kyali kyamugaso nnyo okusinzira ku miwendo eminene okutambula akasobo cycle rickshaw eyakozsebwanga mu Asia.

Mu bi buga ebisinga obungi mu Afirika ne mu Byaalo abavuzi ba boda-boda abakugu ba tondawo ebibiina ebibagata era ne babikolera Semateeka era ne babiwandiisa eri mu mateeka era nga kino ki bayamba okukendeeza ku buzibu bwebasanga nga (okuvuga obubi,obutafa kubiduka byabe) ku mulimu gwabe.

Pikipiki ya gyawo eggali

[kyusa | edit source]
pikipiki boda-boda mu Uganda

Template:Commons category Newankubadde boda ggali zikyakola mu bitundu ebimu okusingira dala mu bifo gye zasibuka, okusingira ddala mu bibuga eky'eKenya ne Uganda, naye eggali zisinze ku gibwaawo pikipiki era kino kisobozeseza pikipiki okutwala erinya lya boda-boda. Era kigambibwa nti mu 2004 kyateberezebwa nti abantu 200,000 wano mu Uganda bali bavuga boda ggali naye nga 90,000 bali batandii okuwamba.


Template:Public transport Template:Human-powered vehicles