Brian Majwega

 

Brian Majwega munnayuganda omuzannyi w'omupiira gw'ebigere azannya ng'omukubi w'amakkati ku ttiimu ya KCCA FC.

Ttiimu y'eggwanga

[kyusa | edit source]

Mu Gwolubereberye 2014, omutendesi Milutin Sedrojevic, yamuyita okubeera ku ttiimu ya Uganda ey'eggwanga mu mapaka za African Nations Championship eza 2014. Ttiimu yamalira mu kifo kyakusatu mu bibinja oluvannyuma lw'okukuba Burkina Faso, okulemagana ne Zimbabwe kw'ossa okuwangulwa Morocco.

Ebijuliziddwa

[kyusa | edit source]