Juliet Chekwel (yazaalibwa 25 Ogwokutaano 1990) Munnayuganda muddusi w'emisinde gya long-distance runner.[1] Yavuganya mu misinde gya Mita 10,000 mu mpaka za 2015 World Championships ezaali mu Beijing nga yamlira mu kifo kya 17 mu likodi y'eggwanga eya 32:20.95. Yavuganya mu misinde gya 5000 m ne 10,000 m mu mpaka za 2016 Summer Olympics.[2]
Mu 2019, yavuganya mu mpaka za senior women's race mu mizannyo gya 2019 IAAF World Cross Country Championships ezayindira mu Aarhus, Denmark.[3] Yamaliririza mu kifo kya 13.[3] Mu 2020, yavuganya mu mpaka z'abakyala mubuna byalo ezaliwo mu 2020 World Athletics Half Marathon Championships ezategekebwa mu Gdynia, Poland.[4]
Mu Gwomukaaga 2021, yayitamu mu mpaka z'okusunsula okukiikirira Uganda mu mizannyo gya 2020 Summer Olympics.[5]
Cite error: <ref>
tag with name "iaaf" defined in <references>
group "" has no content.
Cite error: <ref>
tag with name "rio" defined in <references>
group "" has no content.
Cite error: <ref>
tag with name "nbc" defined in <references>
is not used in prior text.
Lua error: Invalid configuration file.