Lugazi kibuga ekisangibwa mu Ddisitulikiti ye Buikwe mu Central Region ya Uganda. Ekibuga kino era kiyitibwa 'Kawolo', ng'amannya gano gombi gakozesebwa abatuuze b'omukitundu.[1]
Ekibuga kino kiri ku Luguudo lwa Kampala-Jinja, kiromita ana mu mukaaga(mita29) mu Buvanjuba bwa Kampala, ekibuga ekikulu era ekisinga obunene. [2] Ziweerako kiromita abiri mu ttaano n'obutundutundu butaano (mita 16) ku luguudo, mu Buvanjuba bwa Mukono, ekibuga ekisinga obunene ekiriranyewo, era nga kiri ku Luguudo lwa Kampala-Jinja.[3]Lugazi etudde ku bunene bwa mita 1,223 (4,012 ft) ku bugulumivu bw'ennyanja.Kodinati za Lugazi ziri ddiguli 0 22'08.0"N, 32 56'25.0"E (Latitude: 0.368889; Longitude: 32.940278).[4]
Ebifo bino bisangibwa munda mu Luzira oba biriraanyewo:
Okubala abantu okwakolebwa mu 2002 kwaraga nti abantu mu Lugazi bali mu mitwalo ebiri mu kasanvu mu lwenda mu nsanvu mu mwenda (27,979). Mu 2010, ekitongole ekivunaanyizibwa ku kubala abantu (Uganda Bureau of Statistics, UBOS) kyatebeereza nti abantu baali bawera 34,500. Mu 2011, UBOS yatebereza nti ennamba y'abantu yali 35,500.Mu 2014, ebyava mu kubala abantu byalaga nti abantu baali bawerera ddala 114,163.[5]
Mu 2012, ttiimu ya Baseball yayitako mu mpaka za Little League World Series ezaliiyo mu 2012 mu Williamsport, Pennsylvania. Eno ye yali ttiimu eyookubiri eya Uganda okuyitamu ku mpaka zino era okulinnya okugenda mu USA. Ttiimu eyayitako mu 2011 bammibwa visas ekitongole ky'eggwanga ekibikolako, noolwekyo nebatasobola kuwangula era omudaali gw'ekitundu kya MEA n'ekitwalibwa Dhahran, Saudi Arabia.
Era Lugazi g'emaka ga Uganda Revenue Authority SC, mmemba wa Uganda Premier Soccer League..
{{cite web}}
: Empty citation (help)