Mabamba Bay lutobazi olusangibwa ku mabbali g'Ennyanja Nnalubaale, mu Bukiikakkonobwobuggwanjuba bw'Entebe awaali w'atuuzibwa obwakabaka mu kyala ekiyitibwa Kasanje.[1]Olutobazi luno lutambulira ddala okutuuka ku bugazi bwa 2424 ha maka eri ebinyonyi ebisoba mu 300.[2]Olutobazi lwa Mabamba lwat tutumuka olw'ebyenyanja ekika ky'emamba ebivubibwamu.[3]
Mabamba ky'ekimu ku bifo 33 mu Uganda eby'omugaso awakungaanira ebinyonyi okuva mu 2006 bwe lwatuumibwa olumu ku Olutobazi olw'omugaso ku mutendera gw'ensi yonna. Ebinyonyi ebisinga okuwangalira mu lutobazi luno olwa Mabamba mulimu are the kalooli, blue swallow ne papyrus gonolek.
Olutobazi lwa Mabamba lwasiimibwa ab'ekitongole kya Ramsar Convention on Wetlands the status nga ‘Olutobazi olw'omugaso okwetoloola ensi yonna’ olw'okubeerako ebitonde ebiyiganyizibwa mu nsi yonna mu 2006.
Template:Hydrography of UgandaTemplate:Protected Areas of Uganda