Namilyango College

Namilyango College ssomero lya siniya ery’ekisulo erisomesa abalenzi bokka nga lisangibwa mu Disitulikiti y’e Mukono mu masekkati ga Uganda. Lino ly'erimu ku masomero ag’ebyafaayo mu Uganda mu kisaawe ky'ebyensoma awamu n'ebyemizannyo. [1] Namiryango college yatandikibwawo mu mwaka 1902 aba minsane abakatolikiki ab'ekibiina ki Mill Hill Fathers era kino kirifuula essomera lya siniya erisinga obukadde mu ggwanga Uganda. [2]

  1. http://www.monitor.co.ug/artsculture/Reviews/-/691232/1371714/-/crhw3/-/index.html
  2. https://books.google.com/books?id=h4oyDwAAQBAJ