Olivia Aya Nakitanda

 

Olivia Aya Nakitanda (yazaalibwa mu Gwomunaana 27, 1984) Munnayuganda, muwuzi nga yakuguka mu sitayilo ya sprint freestyle.[1] Yakiikirira Eggwanga lye Uganda mu mpaka za 2008 Summer Olympics, nga yasobola okubalaibwa mu bawuzi 70 abasinga okuwuga mu sitayilo ya 50 m freestyle.

Nakitanda yayitibwa aba FINA okuvuganya nga omuwuzi mu Ttiimu ya Uganda ey'abawuzi ab'emyaka 24 mu women's 50 m freestyle ku 2008 Summer Olympics mu Beijing. Yateekawo likodi ey'omuwuzi eyasinga mu kukyuka okwokusatu nga yakikolere mu ddakiika 29.38 seconds era yakwata kifo kya nkaaga mu mukaaga ku bawuzi kyenda mu babiri abaali bavuganya.[2][3]

Nakitanda yasomera ku Kampala Parents School mu misomo gye egya Pulayimale n'oluvanyuma n'eyeyongerayo ku Mount Saint Mary's Namagunga mu misomo gye egya Siniya.[4]

Nakitanda yatikkirwa mu busawo okuva ku Ssettendekero wa Makerere mu Kampala.[5]

Ebijuliziddwamu

[kyusa | kolera mu edit source]

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. https://web.archive.org/web/20200418112019/https://www.sports-reference.com/olympics/athletes/na/olivia-nakitanda-1.html
  2. https://web.archive.org/web/20120821062506/http://www.2008.nbcolympics.com/swimming/resultsandschedules/rsc%3DSWW010900/index.html
  3. http://allafrica.com/stories/200808140015.html
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-04. Retrieved 2024-04-15.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-04. Retrieved 2024-04-15.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)