Serapio Bwemi Magambo


 

Serapio Bwemi Magambo (8 Ogwokutaano- 1928–8 Ogwokubiri 1995), yali Munna Uganda omusumba Omukatuliki eyawerexa nga omusumba wa Roman Catholic Diocese of Fort Portal, okuva nga 16 ogwekkumi nogumu 1972 paka lweyawumuxibwa ngauntil his 17 Ogwomukaaga 1991. Ngovudde kwekyo, yawerexa nga Auxiliary Bishop of Fort Portal okuva nga 26 ogwomukaaga 1969 paka nga 16 ogwekkumi nogumu 1972.

ebyemaga npbubuulixi

[kyusa | kolera mu edit source]

Magambo yaxalibwa nga 8 Ogwokutaano 1928, e kati Kiranzi Village, ewamanyiddwa nga Kyegegwa District, mu Tooro sub-region, mu Western Region ya Uganda. Yawebwa obubuulixi nga 15 Ogwekkumi nebiri 1957 nawerexa ngomubuulixi wa Diocese of Fort Portal, paka nga 26 Ogwomukaaga1969.

Magambo yalondebwa nga Auxiliary Bishop of Fort Portal nga 26 Ogwomukaaga 1969 era natikibwa obusumba e Kololo, mu Archdiocese of Kampala, era nga kyakolebwa Pope Paul VI, nga ayambibwako Arcbishop Sergio Pignedoli, Titular Archbishop of Iconium, ne Archbishop Emmanuel Kiwanuka Nsubuga, Archbishop of Kampala.

Yawerexa nga auxiliary bishop of Fort Portal paka nga 16 Ogwekkumi n'ebiri 1972, bweyalondebwa nga bishop wa diocese. yawerexa ng'omukulu wa dioces paka lwe yawummula nga 17 Ogwomukaaga 1991. Yafa nga 8 Ogwokubiri 1995, nga Bishop Emeritus of Fort Portal, Uganda, ku myaka 66 n'emyexi 9.

Ekimeexa kye nsikirano

[kyusa | kolera mu edit source]

Template:S-start Template:Succession box Template:S-end

Ebijulixiddwa

[kyusa | kolera mu edit source]