Violah Nambi

 

Violah Nambi (yazaalibwa nga 14 Ogwomusanvu 1995) Munnayuganda omusambi w'omupila azanya nga winger oba striker wa Pomigliano CF.

Obulamu obusooka

[kyusa | edit source]

Nambi yasomera ku somero lya St. Mary's Kitende mu Uganda.

Emirimu jya Kilaabu

[kyusa | edit source]

Nambi yazanyila Swedish side Växjö DFF, eyo jye bamwogelako nga ekilwanisa kya Växjö's ekisinga okusala'' ("Växjö's sharpest weapon") era "nafuuka ekinyiizo ku nkomerero ya sizooni y'omwaka gwa 2019''.[1][2] She suffered an injury while playing for the club.[3]

Nga ebyo biwedde, Nambi yazanyira team ya Austrian side FC Dornbirn 1913, eyo jye baamwogerako nga "asuubilwa okukola ku by'okulinyisibwa ne goolo ez'enkyuukakyuuka".[4] Oluvanyuma yazanyila ttiimu ya Swedish side IFK Kalmar, ejyo gyeyatunuulibwa nga omu ku bazanyi ab'omuwendo omunene.[5]

Emirimu mu mawanga g'ebweru

[kyusa | edit source]

Nambi atunulidwa nga oyo alwana ennyo okuberawo ne bwe yayitibwa mu ttiimu ya Uganda women's national football team.[6]

Ebika by'emizannyo

[kyusa | edit source]

Nambi asinga kuzanya nga winger oba striker era nga amanyikidwa ku lw'obwangu bwe.[7]

Obulamu bwe

[kyusa | edit source]

Nambi abadde nga Mukulisitaayo.[8]

Ebijuliziddwa

[kyusa | edit source]
  1. https://www.smp.se/sport/nambi-vaxjos-vassaste-vapen-fortjanar-chansen-85dfb834/
  2. https://www.minboll.se/article/avslojar-offensiva-sensationen-forlanger-med-vaxjo-dff/
  3. https://www.aftonbladet.se/sportbladet/fotboll/a/X8rxJE/violah-nambi-om-skrackskadan-jag-trodde-min-karriar-var-over
  4. https://www.vol.at/dornbirner-fusballdamen-rusten-sich-fur-den-titelkampf/7274821
  5. https://www.barometern.se/sport/nambi-blickar-framat-redo-for-stort-offensivt-ansvar-vet-att-mycket-hanger-pa-mig-01af39b3/
  6. https://www.monitor.co.ug/uganda/sports/soccer/nambi-kivumbi-open-crested-cranes-accounts-3864352
  7. {{cite web}}: Empty citation (help)"Women In Sports: Meet Swedish Based Crested Cranes Star Nambi". the-sportsnation.com. 10 September 2019.
  8. https://www.ilmattino.it/sport/calcio/pomigliano_roma_la_carica_di_violah_nambi-7676538.html

Template:Pomigliano CF squad